Poliisi eyigga Dr. Kirabo Mathew

Uganda Police Force evuddeyo nesaba Bannayuganda okugiyamba okunoonya Dr. Kirabo Mathew eyetaagibwa Poliisi ku musango gw’obutemu ku fayiro nnamba CRB1265/2015 eyaggulwawo ku Lugazi Police Station. Poliisi esaba oyo yenna ayinza okuba nga amanyi oba okubawa obubaka bwonna obuyinza okuyamba okumukwa okukuba ku nnamba zino; 0703026011 ne 0785929652.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply