Poliisi etubuulire abasirikale abatta Ssegawa – Sipiika Kadaga

POLIISI ETUBUULIRE ABASIRIKALE ABATTA SSEGAWA: https://youtu.be/fE4r52lvjz4
Mukyala Hajara Nakitto, Maama w’omwana Amos Ssegawa, 15 eyali asoma Siniya eyokubiri ku Lubiri High School (Buloba Campus) y’omu ku bantu 54 abattibwa okwekalakaasa bwekwabalukawo mu Kampala oluvannyuma lwokukwatibwa kwa Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine asisinkanye Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga alagidde Uganda Police Force okufulumya amannya g’abasirikale abatta omwana ono.
https://youtu.be/fE4r52lvjz4
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply