Poliisi eremesezza abatuuze okwekalakaasa e Palisa

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Bukedi North Alaso Immaculate avuddeyo nategeeza nga Poliisi olunaku olwaleero bweremesezza abatuuze okwekalakaasa mu Disitulikiti y’e Palisa nga balemesa Kkampuni ya Arab Contractors okugenda mu kirombe nga bagamba nti kontulakiti yaabwe yaggwako. Agamba nti Poliisi eyogedde n’abatuuze ababadde bazibye ekkubo nebakkakana.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply