Poliisi ekutte omukuumi wa Bobi Wine

Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nti Uganda Police Force ekutte omukuumi we Nobert Elber Ariho ku bigambibwa nti yakasuka akaccupa ka tear gas. Kyagulanyi agamba nti omusirikale y’omu Asiimwe atera omugoberera yadduumidde okukwatibwa kwa Nobert.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply