Poliisi ekutte abayizi abakedde okwekalakaasa mu Kampala

Wabaddewo vvaawo mpitewo ku Palamenti mu Kampala abayizi okuva ku Makerere University ne Kyambogo University bwebalumbye Palamenti nga bekalakaasa olw’ebbeeyi y’ebintu okulinnya mu Ggwanga nga mpaawo kikolebwa.
Abayizi ababadde besibye ku olujegere nga bawekerwako Ababaka b’oludda oluvuganya bavuddeyo nebambalira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku byeyayogera nti abo abatasobola kugula migaati balye muwogo. Uganda Police Force etuuse bunnambiro nekozesa amaanyi okusobola okukwata Abayizi bano ne batwala ku CPS mu Kampala.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply