Poliisi ekutte abagambibwa okubeera ababbi 60

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi ya Old Kampala bwekoze ekikwekweto olunaku olwaleero ku ssaawa kumi ezolweggulo nga eri wamu ne Military Police mu Kakajjo Zone mu Kisenyi II Parish, Kampala Central Division, mu kibuga Kampala mwakwatidde abantu 60 abagambibwa okubeera abamenyi b’amateeka.
Bano basangiddwa n’essimu 4, ebyuuma ebikozesebwa okumenya amayumba , ekyambalo kya Uganda People’s Defence Forces – UPDF (essaati), master key, magalo wamu n’ebiragalalagala ebigiddwa mu maka gabakwate.
Abamu ku bakwatiddwa kwekuli n’abamenyi b’amateeka abolulango okuli: Fahad Kabogoza, Asia Atimango ne Adam Opwonya, nga bano basinga kutigomya abatuuze b’omu Kisenyi. Kigambibwa nti bano be bamu ku bakulira ekibinja ky’abamenyi b’amateeka abanyakula ensawo ku bantu nga bakozesa booda booda wamu n’okulumba abantu nebabbako ebyabwe. Bano bakutwalibwa mu Kkooti olunaku lw’enkya.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

0 0 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y'Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.

Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y`Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.
...

24 4 instagram icon
Mukyala w'Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n'maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.

Mukyala w`Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n`maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.
...

3 0 instagram icon

55 1 instagram icon
Olunaku olwaleero mu Program Olutindo ne Peter Kibazo tulina Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Mukono Municipality Hon. Betty Nambooze Bakireke. Tomusubwa 7pm - 8pm

Olunaku olwaleero mu Program Olutindo ne Peter Kibazo tulina Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Mukono Municipality Hon. Betty Nambooze Bakireke. Tomusubwa 7pm - 8pm ...

3 0 instagram icon