Poliisi ekutte abadde yeyita omukozi wa Uganda Red Cross

Hirya Allan Kabooli akawatiddwa Uganda Police Force lwakweyita kyatali nti mukozi wa Uganda Red Cross Society ngalanga emirimu egitaliiyo. Kigambibwa nti ono yakwatiddwa lubona nga agezaako okufuna ssente emitwalo 50 okuva ku mukyala gwagambye okusisinkana ku Javas ku Jinja Road nga yabadde azitwalira HR ne PRO bamuwe omulimu.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply