Poliisi ekutte 3 abagambibwa okubba emmundu

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwekutte abantu 3 abateeberezebwa okuba nga benyigira mukutta wamu n’okubba emmundu ku Musirikale waayo SPC Baryabakabo Galasius okwaliwo ekiro kya 27-Jan-2021 nemmundu eyabibbwa nezuulibwa.
Abakwatiddwa kuliko:
1. Paul Dusingizimana aka NEVER GIVE UP, 27, Omutuuze ku kyalo Murambi, Rwaramba, Nyakinama sub-county, Mu Disitulikiti y’e Kisoro.
2. Migisha Asimwe Mukwenda aka Young, 19, omutuuze ku kyalo Gatete, Mukabaya parish, Burora sub county, mu Disitulikiti y’e Kisoro
Ne;
3. Twinomujuni Bosco eyakopla ku by’entambula yaabwe. Emmundu eyalimu amasasi 30 eyabibbwa ezuuliddwa, empale z’amaggye 2, essaati y’amaggye 1, ne jacket y’amaggye 1.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Mu kkomera e Luzira, abasibe benyigira mu mirimu egyenjawulo.

Mu kkomera e Luzira, abasibe benyigira mu mirimu egyenjawulo. ...

43 2 instagram icon
🔥🔥🔥Ekikadde Live 97.3 Kusimba Yogera Wotudde Osabe Nakayimba #SuremanSsegawa Atandise Kati Kati 
#RadioSimba973
#suremanssegawa

🔥🔥🔥Ekikadde Live 97.3 Kusimba Yogera Wotudde Osabe Nakayimba #SuremanSsegawa Atandise Kati Kati
#RadioSimba973
#suremanssegawa
...

14 0 instagram icon
Bannakibiina kya National Unity Platform okuli Ababaka ba Palamenti MP Zaake Francis Butebi, Ttebandeke Charles n'abalala baleeteddwa mu Kkooti mu ya LDC okuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa.

Bannakibiina kya National Unity Platform okuli Ababaka ba Palamenti MP Zaake Francis Butebi, Ttebandeke Charles n`abalala baleeteddwa mu Kkooti mu ya LDC okuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa. ...

28 0 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police  Patrick Onyango avuddeyo ku ttemu eryaliwo e Kyengera abantu 2 bwebakubwa amasasi agabattirawo nategeeza nti gwebakutte agambibwa okukuba amasasi gano agamba nti naye yali yetaasa kuba yali awambiddwa.

Bya Kamali James

24 1 instagram icon
Abako bekulumuludde! Bwemubanga mwawukana obakungaanyanga nobategeeza!

Abako bekulumuludde! Bwemubanga mwawukana obakungaanyanga nobategeeza! ...

30 3 instagram icon