Poliisi eggyawa ssente ezigula drone nebulwa amafuta

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Abaffe ne Uganda Police Force nayo kitundu ku Gavumenti! Egula ‘drone’ empya netagulira Poliisi motoka? Tulina ‘drone’ empya nnyingi ezitalina nnamba nga ziwamba Bannayuganda entakera wabula zzo tezibulwa mafuta naye tuli wano tukaaba mafuta ga motoka za Poliisi ennawunyi? Okusalawo kwaffe ku bintu byomuzinzi kuliwa? Kiki ekisinga obukulu?”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply