Police esattira lwa bbula lya mafuta

Ekitongole kya Police kiri mu katu olw’ebbula ly’amafuta okubalukawo nga bino bikakasiddwa omwogezi wa Police Andrew Fellix Kaweesi .

Kaweesi avuddeyo n’ategeeza nti waliwo ebbula ly’amafuta oluvannyuma lw’amasudiro g’amafuta okuli Total ne Shell okuyimiriza okubawa amafuta olw’ebbanja okuba nga lisusse ogw’obulamuzi .

Police eteeberezebwa okuba nga ekozesa liita z’amafuta obukadde 29.800.000 ez’amafuta aga Diesel awamu ne Petrol buli mwaka, era nga gano gakozesebwa mu mirimu gya Police egy’enjawulo awamu n’ebikwekweto nga gaweramu ensimbi ezisoba mu bukadde kikumi .

Ebbula ly’amafuta likosezza nnyo emirimu gya Police era  nga wetwogerera kati Police ekaluubirizibwa okukima ba Ofiisa baayo okubaggya mu bitundu gyebasula okubatwala mu bitundu eby’enjawulo gyebakolera mu Kampala n’ebitundu ebiriraanyeewo .

 

 

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omusirikale wa Uganda Police Force okuva mu kitongole ky'ebidduka ku Poliisi ya Kira Road Police Constable Tusiime Abdullah, asiimiddwa Inspector General of Police olwokweeyo mu mbeera yonna okuweereza Bannayuganda.
Tumusiime yakwatibwa ku katambi ngayambako ebidduka ebyali mu kalippagano ngenkuba etonnya wiiki eyise.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omusirikale wa Uganda Police Force okuva mu kitongole ky`ebidduka ku Poliisi ya Kira Road Police Constable Tusiime Abdullah, asiimiddwa Inspector General of Police olwokweeyo mu mbeera yonna okuweereza Bannayuganda.
Tumusiime yakwatibwa ku katambi ngayambako ebidduka ebyali mu kalippagano ngenkuba etonnya wiiki eyise.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

76 2 instagram icon
Omwogezi w'Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission - UCC Ibrahim Bbosa agamba nti bakyasanga obuzibu okunoonya abafere abayingira mu mikutu gya Lediyo nebatandika okufera abantu.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omwogezi w`Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission - UCC Ibrahim Bbosa agamba nti bakyasanga obuzibu okunoonya abafere abayingira mu mikutu gya Lediyo nebatandika okufera abantu.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

3 1 instagram icon
Buli lwamukaaga ebeera nguliko sakata, Dj Jet B agenda gukukuba oyite bute!

Buli lwamukaaga ebeera nguliko sakata, Dj Jet B agenda gukukuba oyite bute! ...

2 0 instagram icon
Dorothy Kisaka, David Luyimbazi ne Okello basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 4-November-2024.
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Dorothy Kisaka, David Luyimbazi ne Okello basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 4-November-2024.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

6 0 instagram icon