Parliamentary Commission esisinkanye Pulezidenti Museveni

Sipiika wa Palamenti Anitah Among; “Nkulembeddemu ttiimu okuva mu Parliamentary Commission netugenda okusisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Tukiriziganyizza kukusosowaza ensonga ezinyiga Bannayuganda, embeera abasomesa, abasirikale wamu n’abasawo mwebakolera okugitumbula. Palamenti yeyama okulaba nti etumbula embeera za Bannayuganda.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply