Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 522 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Palamenti ya Yuganda ewezezza emyaka 100

March 23, 2021 · Mubiru Ali
PALAMENTI EWEZEZZA EMYAKA 100:
Olunaku olwaleero Palamenti ya Yuganda ejaguza okuweza emyaka 100 bukyanga etandikibwawo. Palamenti yaggulwawo nga 23 – March – 1921 era nga wadde eyogerwako nnyo nga ekifo Ababaka abakiikirira ebitundu eby’enjawulo gyebateseereza wabula erina abantu ab’enjawulo abagiddukanya.
Palamenti erina abakozi nga bano bakulirwa Clerk. Okuva mu 1960 Phillip Pullicino ye yali Clerk, Baganchwera Barungi okuva 1964 – 1969 nga ye Munnanyuganda eyasooka okubeera Clerk, Edward Ochwo 1969 – 1981.
Omugenzi Prof. Omwony Ojok 1979 – 1980, A.M Tandekwire 1989 – 2011 ne Jane Kibirige okuva 2012 okutuusa olwaleero.
Palamenti nga ejaganya okuweza emyaka 100, biki ebyessimba byolaba byeteserezza eggwanga?
#100YearsofParliament