Palamenti ewadde Ssekitooleko obukadde 9

Pinterest LinkedIn Tumblr +
#SimbaSportsUpdates;
Ababaka ba Palamenti basondedde Munnabyamizannyo Julius Ssekitoleko eyali adduse mu nkambi e Japan mu Olympics nakwatibwa nazzibwa e Yuganda obukadde 9 bumuyambeko okwekulaakulanya. Ababaka bagamba nti wadde yasiiga ekifaananyi ekibi naye yetaaga okuzaamu amaanyi akole wamu nokulaakulanya ekitone kye.
Share.

Leave A Reply