Palamenti esalewo ku Baminisita mu Palamenti – Rt. Hon. Among

Omumyuuka wa Sipiika Anitah Among agamba nti kati kekaseera Palamenti esalewo oba nga betaaga Baminisita mu Palamenti oba nedda. Okwogera bino asinzidde ku ky’Ababaka okuvaayo entakera nga bemulugunya ku Baminisita abatabeera mu Palamenti nga balina ebizibu byabalonzi baabwe ebiba byetaaga okuddibwamu.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply