AIGP Asan Kasingye avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter nategeeza nga omukyala ow’emyaka 65 nga mutuuze mu bitundu by’e Kasokoso bweyalwanaganye nababbi nabasuuza emmundu ekika kya basitoola mu kiro kya Sunday.
Kigambibwa nti ababbi babadde bamulumbye mu kalwaliro ke.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.