Owa FDC agiddwa mu Palamenti

Kkooti Enkulu e Soroti esudde Munnakibiina kya Forum for Democratic Change (FDC) Moses Okia Attan ku kifo ky’Omubaka wa Palamenti ow’ekibuga Soroti.
Kkooti era eragidde Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda okuddamu okutegeka okulonda.
Kkooti egamba nti waliwo okukyuusa abalonzi mu bukyamu okuva ku nkalala mu kitundu ekimu okubazza mu kirala.
Obuwanguzi bwa Okia bwawakanyizibwa Herbert Edmund Ariko eyali owookubiri.Ariko was being represented by Robert Kirunda while Attan was being represented by Julius Galisonga and Machel Omondi.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply