OWA BOODA BOODA ATOMEDDE OWA POLIISI E MBALALA MUKONO

 
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo omugoba wa booda booda ategeerekese nti ye Kalevu Isma, ngayabadde atisse omusaabaze ku piki piki nnamba M/C UFF 780P ku ssaawa emu n’ekitundu ey’ekiro ku misanvu gya Poliisi e Mbalala ku luguudo lw’e Jinja. Agamba nti omusirikale eyatomeddwa ye Chemutai Julliet era yayisiddwa bubi nnyo.
Ye Kalevu yakwatiddwa naggalirwa nga alindirira kuvunaanibwa.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply