ONYANGO NGA NSASULA OMUSOLO MU BUDDE:
Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo; “Nfunye amasimu agawerako agankubirwa nga bantegeeza nga bwebalabye erinnya lyange ku lukalala lw’abantu abalyazamaanya omusolo gwa Uganda Revenue Authority (URA).
Omuntu ayitibwa Onyango Patrick ali ku lukalala lwabatasasula musolo siyinze. TIN number eriko siyange. Ndi muntu agondera amateeka era nsasula emislo gyange mu budde.”
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.