Omuyimbi Dre Cali bamututte mu Kkooti lwandagaano gyeyamenya

Omuyimbi Katende Andrew aka Dre Cali Music wakulabikako mu Kkooti Enkulu etawulula ensonga z’ebyenfuna ku Kyaggwe Road mu Kampala nga 25 January 2022 ku ssaawa ttaano n’ekitundu ezookumakya ew’omuwandiisi wa Kkooti okusomerwa omusango ogumuvunaanibwa aba Wyse Technologies Ltd nga bamulanga okumenya endagaano gyeyalina nabo.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply