Omuwagizi wa NUP Nalubowa Tracy aziddwayo ku alimanda e Luzira

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omuwagizi wa National Unity Platform – NUP Nalubowa Tracy aka Tracy Wa Bobi omutuuze w’e Nansana enkya yaleero aleeteddwa mu Kkooti y’omulamuzi wa Buganda Road okuwulira omusango gumuvunaanibwa ogwokukozesa obubi omutimbagano nazzibwayo ku alimanda mu Kkomera e Luzira okutuusa nga 3-October.

Share.

Leave A Reply