Omuwagizi wa NUP aguddwako gwa butujju

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Oluvannyuma lw’ebbanga erisoba mu mwezi ngawambiddwa, Sadam Sadat yagiddwa e Mbuya gyebabadde bamutulugunyiza nebamusuula ku Poliisi e Kireka nabamuggulako omusango gw’obutujju n’oluvannyuma nebamuyimbula ku kakalu ka Poliisi! Banaffe bangi bakyavundira mu makomera.”

Add Your Comment