Omutandisi wa MK Publishers aziikwa lwaleero

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omutandisi wa MK Publishers era Munnalotale eyali Pulezidenti wa Bunga Samuel Majwega aziikwa olwaleero ku kyalo Senge, Kyadondo. Ono abadde Katikkiro w’Ekika ky’e Mbogo yafa nga 25th June, 2022 mu Ggwanga lya Amerika era omulambo gwe gwakomezebwaawo ku butaka olw’olutaano nga 15 July. Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform Hon. Robert Kyagulangi Ssentamu aka Bobi Wine naye yeetabye mu kuziika abadde Katikkiro w’ekika kye.

Share.

Leave A Reply