Omusumba eyategese essaala ebanja Pulezidenti Museveni bamututte mu Kkooti

Omusumba eyakulembeddemu okusaba Pulezidenti Museveni atuukirize ebisuubizo byayakola Rev. Kintu Willy Muhanga ne munne basimbiddwa mu Kkooti y’omulamuzi w’e Fort Portal. Rev. Kintu bwabadde mu kaguli akalambidde; “Twagala Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atuukirize byeyatusuubiza. Ddembe lyange eryampeebwa Ssemateeka, tukimanyi nti Katonda wabuli omu ne Museveni. Eno ekyali ntandikwa.”

Add Your Comment