Omusomesa akwatiddwa e Iganga lwakusobya ku kiggala

Uganda Police Force e Iganga ekutte Joseph Basalirwa, 42, ku bigambibwa nti yasobezza ku mukazi kiggala ow’emyaka 28 nga 6-12-2020 nga ku ssaawa 8 ez’omuttuntu nga yamusanze mu maka ge ku kyalo Buwana, Bwanalira Parish, Bulamagi sub-county mu Disitulikiti y’e Iganga. Basalirwa musomesa ku Buwana Primary School.
Basalirwa bweyatwaliddwa okukeberebwa akawuka akaleeta mukenenya yazuuliddwa nti akalina.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply