Omumyuuka wa Sipiika ayise Ssaabaminisita ne LOP bukubirire boogere ku kiwambabantu

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo nayita Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister, Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba, Nampala w’Ababaka ba Gavumenti Hon. Hamson Obua, Nampala w’Ababaka b’oludda oluwabula Gavumenti Hon. John Baptist Nambeshe, Baminisita bebyokwerinda wamu nabensonga zomunda mu GGwanga wamu ne Minisita ow’ekisiikirize avunaanyizibwa ku butebenkevu ku lwokutaano lwa wiiki eno batuule basale entotto kukiwamba bantu ekizeemu mu Ggwanga.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply