Omulimu gwa Uganda Airlines bagumpa sigusabye – CEO Bamuturaki

Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti aka COSASE bawuumikiridde CEO wa Uganda Airlines omuggya Jennifer Bamuturaki, bwategeezezza nti teyali omu kwabo Bannayuganda 40 abateekayo okusaba kwabwe okuweebwa omulimu guno kuba ku lunaku lweyali agenda okuteekayo okusaba kwe ate lweyalondebwa ku mulimu guno.
Bamuturaki abyogeredde mu Kakiiko ka COSASE olwaleero.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply