Omulamuzi wa Kkooti enkulu agaanyi okusaba kwa NUP

MUBALEKE BABAVUNAANIRE EYO;
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Esta Nambayo avuddeyo nagoba okusaba kwa Bannamateeka ba Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine okuyimiriza ekyokuvunaanira abawagizi ba National Unity Platform – NUP 49 mu Kkooti y’amaggye nga kigambibwa nti basangibwa n’ebintu by’amaggye.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply