Omulamuzi ntaasa ku bawawabirwa nebenganda zaabwe – Birivumbuka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Richard Birivumbuka nga ye muwaabi wa Gavumenti ali mu mitambo gy’emisango egivunaanibwa Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform egyekuusa ku ttemu eryali mu ttundutundu ly’e Masaka okuli; Hon. Allan Ssewanyana ne Hon. Mohammad Ssegiriinya avuddeyo nalaajanira Kkooti Enkulu ewozesa Bakalintalo emutaase ku bavunaanibwa nabenganda zaabwe abamusojja entakera nga bamulumiza okubalemesa okufuna obwenkanya so nga naye akola mulimu gwe.

Share.

Leave A Reply