Omulamuzi agobye omusango gwa Ssempijja

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Masaka Yeteise Charles agobye omusango Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Bamulangaki Ssempijja mwewakanyirizza ebyavudde mu kulonda mwebalangiriridde Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Katabaazi Tom Katongole ngalumiriza nti bagoba ba agenti be mu bifo awolonderwa mu Bukulula ne Lukaya.
Wabula obubokisi bw’obululu obuleeteddwa ku kkooti okuddamu okubala obululu nga akamu kasumulule omulamuzi nagugoba.

Share.

Leave A Reply