Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
OMULAKA MUGUTEEKE KU GGWANGA NE BANNAYUGANDA – SIPIIKA
August 27, 2021 · Mubiru Ali
Sipiika Rt. Hon. Jacob Oulanyah; “Ababaka mbasaba tukuumire amaaso gaffe ku mupiira. Omupiira gwenjogerako ye Yuganda ne Bannayuganda. Omupiira si Gavumenti eri mu buyinza. Okutunuulira Gavumenti eri mu buyinza obeera okutte kubo kyamu.”