OMUKYALA EYATULUGUNYA OMWANA TWAMUKUTTE:
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga ekitongole kya Poliisi ekikola ku kunoonyereza ku misango ekya CID bwekyakutte Patience Obimana, omukyala eyalabibwa mu katambi nga atulugunya omwana omuto Alvin Sebandeke, eyasaasanyizibwa ku ‘social media’.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.