Omubaka Yorke atwaliddwa mu kkooti lwakukuba wa Poliisi

Omubaka wa Aringa South County mu Disitulikiti y’e Yumbe Yorke Alioni Odria olunaku olwaleero asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road navunaanibwa okukuba omusirikale wa Uganda Police Force ASP Alex Ssenge saako n’okumulumya ngali ku mulimu.
Aringa yakwatiddwa Poliisi olunaku lw’eggulo ekiro nga bamusanze mu bbaala oluvannyuma lwokuzimuula ekiragiro kya Poliisi okweyanjula gyeri.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply