Omubaka Rwabwogo awakanyizza ebyavudde mu kumukebera COVID-19

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka akiikirira Abakyala mu Disitulikiti y’e Kabarole Ms Sylvia Rwabwogo avuddeyo nawakanya ebyavudde mu kumukebera #COVID-19 ngagamba nti kano kabadde kakodyo kakumulemesa kusisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Musevenibweyabadde anoonya akalulu olunaku lw’eggulo mu kibuga Fort Portal.
Ms Rwabwogo agamba nti abakugu okuva mu State House bamukebera Covid19 nga 8-December-2020 n’abantu abalala, nti era ku lunaku lwerumu yaddamu neyekebeza nga akozesa amannya amalala ezakomawo nga talina Covid19 okuva mu Laboratory yemu.
Ono agamba nti abamuvuganya bagezaako kumulwana aleme kusisinkana Pulezidenti nga ye omumyuuka wa Ssentebe wa

National Resistance Movement – NRM

.

Share.

Leave A Reply