Omubaka Odonga Otto atwaliddwa e Kireka ku SIU

Omubaka akiikirira Aruu County Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Samuel Odong Otto akuumirwa ku Special Investigations Unit eya Uganda Police Force e Kireka kubigambibwa nti yalina emmundu gyatalina kubeera nayo mu mateeka.

Leave a Reply