Omubaka Mapenduzi ayagala bagobe Zaake ku Kakiiko ka Palamenti

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka Mapenduzi Ojara akiikirira, Gulu City West agamba nti mwetegefu okuleeta ekiteeso mu Palamenti ngayagala baggye omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform owa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi ku Kakiiko ka Palamenti ngagamba nti ono akozesa olulimi olulengezza ekitiibwa kya Sipiika.
#PlenaryUg
Share.

Leave A Reply