Omubaka Adeke ne Deputy Mayor Nyanjura basindikiddwa e Luzira

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Hon. Adeke Anna, omumyuuka wa Meeya Doreen Nyanjura, Madanda wamu n’abakyala abalala abakwatiddwa olwaleero olwokwekalakaasa basimbiddwa mu Kkooti ya LDC bebavunaanibwa emisango egyenjawulo, wabula yadde babadde nababeyimirira omulamuzi alagidde omusango guddemu okuwulirwa olunaku lw’enkya ssaawa nnya ezookumakya kuba tabadde nabudde buwulira kusaba kwabwe.
Bano basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira.
Share.

Leave A Reply