Omu kubagambibwa okugezaako okutta Gen. Katumba yafudde

DIGP Maj. Gen. PAUL LOKECH: “Ttiimu yaffe yalondodde era nekwata Lubwama Hussein aka Kinene Christopher aka MASTER, omutuuze w’e Kabulengwa – Kyebando mu Nansana Municipality; ono yasangiddwa ku luguudo lwa Nansana – Nabweru. Ono yagambibwa okubeera abakulira era yagezezzaako nnyo okulemesa okumukwata nabba n’emmundu ku musirikale omu wabula nebamusinza amaanyi. Wabula oluvannyuma yafudde olw’ebisago ebyamutuusiddwako.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply