Ogw’omusolo mwe mugumanyi – Minisita Kasaija

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Minisita w’ebyensimbi, Matia Kasaija, avuddeyo nasambajja ebitambuzibwa mu mawulire nti Gavumenti erina enteekateeka okutandika okujja omusolo ku nsimbi ezigibwayo mu bbanka. Minisita agamba nti ebbaluwa eyogerwako nti yawandiikiddwa omumyuuka w’omuwandiisi mu Minisitule ye tanagirabako oba n’okumanya kubigirimu wabula nategeeza nti agenda kuginoonyako azuule ebigirimu.
Minisista Kasaija; ÔÇťOmusolo gukuggyayo ssente? Nkiwulidde omulundi gwange ogusoose. Olunaku lweggulo twabadde ku nsonga y’emisolo naye ogwo omusolo saagulabyemu nkiwulidde gusooka.”
Share.

Leave A Reply