Omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road, Gladys Kamasanyu olunaku olwaleero agobye omusango ogubadde guvunaanibwa Bannamawulire babiri okuli Pidson Kareire ne Moses Mugarula nga bano babadde bavunaanibwa ogw’okwogera kalebule ku Sipiika wa Parliament of Uganda, Hon. Anitah Among nga bamulumiriza okwenyigira mu kulya enguzi ng’ebiseera ebyo yali akyali mumyuka wa Sipiika. Bano omusango guno gwabaggulwako mu November wa 2021.
Ogwa Sipiika gweyaggula ku Bannamawulire bagugobye
Related Articles
Mbirozankya tokyali mukulu wa Kika ky’Effumbe, walya nsowole – Kkooti ya Kisekwa
Aug 28, 2024
56 Views
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.