Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Nnyabo Sipiika, simanyi mirundi emeka gyenasobola kufuna kwogerera mu Palamenti ng’omubaka.
Nina essuubi nti omulundi omulala njakwogerako gyemuli nga Pulezidenti.
Bababaka banange, njagala tuyigire ku byafaayo bya Yuganda. Olwokuba eggwanga lyali liyiseeko mu mbeera embi bwetyo, mu 1980 akalulu kabbibwa. Kabbibwa nga bakozesa amaggye n’ebitongole by’ebyokwerinda ebirala.”
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.