NUP netegefu okukolera awamu nebibiina ebirala okukyuusa Yuganda mu bigambo nebikolwa – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olunaku nalumaliddeko Serere nga tunoonyeza munnaffe Hon. Alice Alaso owa Alliance for National Transformation-UgandaANT obululu. Tukimanyi bulungi nti Gen. Museveni agenda mu maaso nokwonoona okulonda nga babba akalulu awatali abakuba ku mukono naye abantu tebasaanye kuggwamu ssuubi. Kino tukikozesa nga akakisa okutuuka ku bantu okubazzaamu amaanyi obutava ku mulamwa gwetuliko. Obuwagizi bwaffe eri Hon. Alaso bulaga nti NUP netegefu okukolera awamu n’abalala okukyuusa eggwanga lyaffe mu bigambo ne mubikolwa.”

Share.

Leave A Reply