NUP edduukiridde Abafamire zabawagizi ba NUP abakwatibwa nebya Ssekukulu

Olunaku olwaleero ekibiina kya National Unity Platform – NUP nga kikulembeddwamu Pulezidenti wekibiina Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bawaddeyo ebitereke eri aba Famire za Bammemba abakwatibwa nga bakyali mu makomera wamu nabo abagambibwa okuwabawambibwa abebyokwerinda nga tebamanyiddwako gyebali wamu nabo abaafa.
Bino bibadde ku kitebe kya NUP e Kamwokya.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply