Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

NRM yeyatandikawo ekyokuyamba abantu okuva mu bwavu – Pulezidenti Museveni

May 1, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ffe nga tetunaggya mu buyinza, tewaliwo Gavumenti yali ewa bantu ssente kweggya mu bwavu. Okuva mu bwavu ya bizineesi yamuntu nga ye. Gavumenti zaleeta nga mirembe. Bwewayagalanga okweggya mu bwavu ngokyekolerako wekka. Naye National Resistance Movement – NRM ebadde ewa Bannayuganda ssente akaseera konna ng’entandikwa, naye obuvunaanyizibwa buno bubadde bwa bakozi ba Gavumenti awo obuzibu webwatandikira.”