NRM nga ngikoledde bingi – Norbert Mao

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao eyaweereddwa ekifo mu Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM nga Minisita avuddeyo nayambalira Bannakibiina kya NRM abamusojja ku luwonzi nga bwatalina kyakoledde kibiina nabategeeza nti awaddeyo bingi nnyo eri Gavumenti eno omwali n’obulamu bwe bweyetaba munteeseganya wakati wa Gavumenti wamu n’abayeekera ba Lord’s Resistance Army nasisinkana abakulira Joseph Kony mu bibira bye Garamba.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply