NRM EYAGALA BAMINISITA BAWERE 80

Olukiiko lwa National Resistance Movement – NRM olwa Palamenti olunaku lw’eggulo lwayisizza ekiteeso ekyokutondawo ekifo ky’omubeezi wa Minisita ekirala olwa ebifo byaba Minisita biwere 80. Ekiteeso kino kyasembeddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga kirindirira kuyisibwa Palamenti.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply