NRM akalulu mukalaba nga lutalo? – Hon. Rose Obigah

Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Terego Rose Obigah; “Enkya yaleero mbadde ku Leediyo. Naye National Resistance Movement – NRM bwenafuna obululu e Kawempe bujja kuba butono nnyo. Abantu batulugunyizibwa, tusazeewo akalulu tukafuule k’amaggye so nga k’abantu babulijjo? Mutya ki? Lwaki akalulu mukafuula okuba nga abagenda mu lutalo? Mwagala Eggwanga kulizza mu ddukaduka? Ekimala kimala, owamawulire yakubiddwa, mumanyi bwekiruma okufiirwa eriiso?”
Leave a Reply