Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 239 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Munnayuganda eyayiyizza ennyonyi Poliisi emugaanye okugibuusa

November 14, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force e Mityana eremesezza enteekateeka y’okugezesa ennyonyi eyakoleddwa musaayi muto, Lubega Maluwa omutuuze ku kyalo Ttamu mu disitulikiti ye Mityana.
Ono yabadde wakugigezesa olunaku lw’eggulo okulaba amaanyi gaayo era okusinziira ku amyuuka omubaka wa Pulezidenti e Mityana, Prossy Mwanjuzi, Lubega yabadde asabye olukusa wabula Poliisi nemugaana ng’egamba abakugu mu by’enyonnyi balina kusooka kugyekebejja.
Ono yakkirizza okuwabulwa kwa Poliisi wabula nasaba Gavumenti emuyambeko okutuukiriza ekirooto kye kireme kufa bwekityo.