Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 210 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kyagulanyi mumulinde nga ewuwe mu mwaniririze eyo – Gen. Muhoozi

October 17, 2023 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga ez’omunda mu Ggwanga David Muhoozi avuddeyo nawolereza ekya Gavumenti okukwata Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nga yakava ku nnyonyi wadde nga yesimbawo ku bwa Pulezidenti nategeeza nti ekyo tekimuteeka waggulu w’amateeka.
Ono akubirizza abawagizi, abemikwano wamu n’aboluganda lwa Kyagulanyi okumulinda nga ewuwe awaka gyebaba bamwaniririza
okusinga okulowooza nti ku kisaawe Entebe oba ku nguudo gyebalina okumusisinkana nga.