Omubaka wa China mu Yuganda wamu n’owa Norway bakwasizza mu butongole ddoozi z’eddagala erigema ekirwadde kya Ssenyiga Lumiimamawuggwe owa #COVID-19 586,080 ezatoneddwa Gavumenti zaabwe eri Minsitule y’ebyobulamu eya Yuganda.
NORWAY NE CHINA ZITONEDDE YUGANDA EDDAGALA ERIGEMA COVID-19
Share.