Pulezidenti wa Democratic Party Uganda avuddeyo neyetondera Rt. Col. Dr. Kizza Besigye; “Nayogedde nti mu 1989, Kizza Besigye bweyali National Resistance Movement – NRM National Political Commissar yaleeta ekiteeso kya NRC ekyokwongezaayo obukulembeze bwa NRM. Njogeddeko naye nagamba nti eyaleeta ekiteeso ekyo yali Omulamuzi Kanyeihamba. Netonda era nzikiriza okuwabulwa.”
NORBERT MAO YETONDEDDE BESIGYE
Share.